Jeremiah 28:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka, wulira bulungi ekigambo kye ŋŋenda okwogera mu matu go ne mu matu g'abantu bonna:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula, wuliriza kye ŋŋenda okwogera ng’owuliriza n’abantu bano bonna nga bawulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye wulira nno ekigambo kino kye njogera mu matu go ne mu matu g'abantu bano bonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye wulira kye nkugamba ggwe Ananiya era kye ŋŋamba abantu bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye wulira nno ekigambo kino kye njogera mu matu go ne mu matu g'abantu bonna, nti