Jeremiah 29:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwandigamba nti: ‘Omukama yatusibusiza abalanzi e Babiloni.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muyinza okugamba nti, “ Mukama atuyimusirizza bannabbi mu Babulooni.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kubanga mwogedde nti,‘ Mukama atuwadde bannabbi mu Babbulooni.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mugamba nti: ‘Mukama atuwadde abalanzi mu Babilooni.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mwogedde nti Mukama atuyimusirizza bannabbi mu Babulooni.