Jeremiah 31:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama alinunula Yakobo, alimuwonya mu mikono gy'oyo amusinga amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama aligula Yakobo era abanunule okuva mu mukono gw’oyo abasinga amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama yeyimiridde Yakobo, era amununudde okumuggya mu mukono gw'oyo amusinga amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnunudde Abayisirayeli ne mbawonya eggwanga eribasinga amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama anunudde Yakobo, era amuguze okumuggya mu mukono gw'oyo eyamusinga amaanyi.