Jeremiah 31:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waliwo essuubi gye bulijja,” y'agamba Omukama, “abaana bo bagenda kudda mu nsi yaboobwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo essuubi, bw’ayogera Mukama. Abaana bo baliddayo mu nsi yaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo essuubi mu biseera byo ebijja, bw'ayogera Mukama, n'abaana bo balikomawo mu nsi yaabwe bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo essuubi mu biseera byo ebijja. Abaana bo balikomawo mu nsi yaaboobwe. Nze Mukama, Nze njogedde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era waliwo essuubi ery'enkomerero yo, bw'ayogera Mukama; n'abaana bo balijja nate mu nsalo yaabwe bo.