Jeremiah 32:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nassa omukono ku ndagaano ne ngisiba, ne nzisaawo abajulirwa, ne ndyoka mmupimira ffeeza ku minzaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne nteeka omukono ku kiwandiiko ky’endagaano okugulirwa ettaka ne nkissaako n’akabonero, ne nfuna abajulirwa, ne mpima ffeeza ku minzaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne nteeka omukono ku ndagaano, ne ngissako akabonero, ne mpita abajulizi ne mmupimira effeeza mu minzaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne nteeka omukono ku ndagaano, ne ngisiba, ne mpita abajulizi, ne mmupimira ffeeza mu minzaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mpandiika erinnya lyange ku kiwandiike ne nkissaako akabonero, ne mpita abajulirwa ne mmupimira effeeza mu minzaani.