Jeremiah 32:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bwe namala okukwasa Baruku, mutabani wa Neriya endagaano, ne yeegayirira Omukama nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nga mmaze okuwaayo ekiwandiiko kino eri Baluki mutabani wa Neriya, nasaba Mukama nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo nga mmaze okuwaayo endagaano ey'obuguzi, eri Baluki mutabani wa Neriya, ne nsaba Mukama nga njogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo nga mmaze okuwa Baruku mutabani wa Neriya endagaano ey'obuguzi, ne nsaba Mukama nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo nga mmaze okuwaayo ekiwandiike eky'okugula eri Baluki mutabani wa Neriya, ne nsaba Mukama nga njogera nti