Jeremiah 32:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'obawa ensi eno gye walayira okuwa bajjajjaabwe, ensi ekulukuta amata n'omubisi gw'enjuki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabawa ensi eno gye wali olayidde okuwa bajjajjaabwe, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'obawa ensi eno gye walayirira okuwa bajjajjaabwe, ensi ekulukuta amata n'omubisi gw'enjuki;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabawa ensi eno engimu era engagga nga bwe wagisuubiza bajjajjaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'obawa ensi eno gye walayirira bajjajjaabwe okubawa, ensi ekulukuta amata n'omubisi gw'enjuki;