Jeremiah 32:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nze Mukama, Katonda w'ebiramu byonna. Waliwo ekintu n'ekimu ekinnema?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nze Mukama, Katonda w’abantu bonna. Eriyo ekinnema?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Laba, nze ndi Mukama Katonda w'abo bonna abalina omubiri; waliwo ekigambo kyonna ekinnema?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nze Mukama Katonda w'abantu bonna. Tewali kintu na kimu kinzibuwalira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, nze ndi Mukama Katonda w'abo bonna abalina omubiri: waliwo ekigambo kyonna ekimema?