Jeremiah 32:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yeremiya n'agamba nti: “Ekigambo ky'Omukama kyajja gye ndi nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeremiya n’agamba nti, “Ekigambo kya Mukama kyanzijira:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yeremiya n'ayogera nti, “Ekigambo kya Mukama kyajja gye ndi nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'aŋŋamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yeremiya n'ayogera nti Ekigambo kya Mukama kyajja gye ndi nga kyogera nti