Jeremiah 33:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
‘Ebbanga lijja,’ Omukama y'agamba, ‘lwe ndituukiriza ekigambo ekirungi kye nayogera eri ennyumba ya Yisirayeli n'eri ennyumba ya Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Ennaku zijja,’ bw’ayogera Mukama, ‘lwe ndituukiriza ekisuubizo eky’ekisa kye nakolera ennyumba ya Isirayiri n’ennyumba ya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Laba, ennaku zijja, bw'ayogera Mukama, lwe ndituukiriza ekisuubizo ekyo ekirungi kye nnayogera ku nnyumba ya Isiraeri ne ku nnyumba ya Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Ekiseera kijja kutuuka, lwe ndituukiriza ebyo bye nasuubiza ab'omu Yisirayeli n'ab'omu Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, ennaku zijja, bw'ayogera Mukama, lwe ndituukiriza ekigambo ekyo ekirungi kye nnayogera ku nnyumba ya Isiraeri ne ku nnyumba ya Yuda.