Jeremiah 33:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndikomyawo abasibe ba Yuda n'aba Yisirayeli; ndibazimba buggya nga bwe baali mu kusooka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndikomyawo Yuda ne Isirayiri okubaggya mu buwambe era mbazimbe nga bwe baasooka okubeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndizzaawo emikisa gya Yuda ne n'emikisa gya Isiraeri, era ndibazimba nga bwe baali olubereberye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndizzaawo ebirungi mu Buyudaaya ne mu Yisirayeli, byonna mbizimbe biddewo nga bwe byali edda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndikomyawo obusibe bwa Yuda n'obusibe bwa Isiraeri, era ndibazimba ng'olubereberye.