Jeremiah 34:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye oluvannyuma beekyusa ne bakomyaawo abaddu n'abazaana be baali batadde, ne baddamu okubakozesa ng'abaddu n'abazaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye oluvannyuma ne bakyuka ne bazzaayo abaddu be baali bawadde eddembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye oluvannyuma ne bakyuka, ne bakomyawo abaddu n'abazaana be baali batadde, ne babafuga okuba abaddu n'abazaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oluvannyuma ne bakyusa ebirowoozo byabwe, ne bakomyawo abaddu be baali batadde, ne baddamu okubafuga obuddu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye oluvannyuma ne bakyuka, ne bakomyawo abaddu n'abazaana be baali batadde, ne babafuga okuba abaddu n'abazaana: