Jeremiah 34:19 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakulu ba Yuda ne Yeruzaalemu, abakungu, bakabona n'abantu bonna mu ggwanga abaayita wakati w'ebiwayi by'akayana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakulembeze b’omu Yuda ne Yerusaalemi, n’abakungu b’embuga ya kabaka, ne bakabona n’abantu bonna ab’omu nsi abaatambulira wakati w’ebitundu by’ennyana,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abakungu ba Yuda n'abakungu ba Yerusaalemi, abalaawe ne bakabona n'abantu bonna ab'omu nsi abaayita wakati w'ebitundu by'ennyana;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakungu ba Yuda n'abakungu ba Yerusaalemi, abalaawe ne bakabona n'abantu bonna ab'omu nsi abaayita wakati w'ebitundu by'ennyana;