Jeremiah 35:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tusula mu weema, era tukuumye bulungi ekiragiro kya jjajjaffe Yonadabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tusula mu weema era tugondedde bulambalamba byonna jjajjaffe Yonadabu bye yatulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye tubeera mu weema, era twagondera n'okukola nga byonna bwe byali Yonadaabu jjajjaffe bye yatulagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye tubeera mu weema. Twawulira era ne tutuukiriza byonna, jjajjaffe Yonadaabu bye yatulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye twabanga mu weema ne tugonda ne tukola nga byonna bwe byali Yonadaabu jjajjaffe bye yatulagira.