Jeremiah 35:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ekigambo ky'Omukama ne kijjira Yeremiya nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira Yeremiya nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kiryoka kijja eri Yeremiya nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama Nnannyinimagye, Katonda wa Yisirayeli, n'andagira okugenda ŋŋambe abantu b'omu Buyudaaya n'ab'omu Yerusaalemu nti: “Nze Mukama, mbabuuza mmwe nti temuliyiga, ne mutuukirizanga bye mbalagira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kiryoka kijjira Yeremiya nga kyogera nti