Jeremiah 36:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Mikaaya mutabani wa Gemariya, mutabani wa Safani, bwe yawulira ebigambo by'Omukama byonna okuva mu kitabo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mikaaya mutabani wa Gemaliya mutabani wa Safani bwe yawulira ebigambo bya Mukama byonna ebyali mu muzingo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mikaaya mutabani wa Gemaliya, Gemaliya mutabani wa Safani, n'awulira ebigambo byonna ebya Mukama okuva mu kitabo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mikaaya mutabani wa Gemariya, era muzzukulu wa Safani, n'awulira Baruku ng'asoma mu muzingo gw'ekitabo, ebigambo byonna Mukama bye yayogera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mikaaya mutabani wa Gemaliya mutabani wa Safani bwe yawulira mu kitabo ebigambo byonna ebya Mukama,