Jeremiah 36:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mikaaya n'ababuulira ebigambo byonna bye yali awulidde nga Baruku asomera abantu mu kitabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mikaaya ng’ababuulidde byonna bye yali awulidde Baluki asomera abantu okuva ku muzingo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mikaaya n'alyoka ababuulira ebigambo byonna bye yali awulidde, Baluki bwe yasoma mu muzingo nga abantu bonna bawulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mikaaya n'ababuulira byonna bye yawulira nga Baruku abisomera abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mikaaya n'alyoka ababuulira ebigambo byonna bye yali awulidde, Baluki bw'asomye ekitabo mu matu g'abantu.