Jeremiah 36:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yeremiya n'agamba Baruku nti: “Nze nkyassiddwako ekkomo, sisobola kugenda ku nnyumba ya Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yeremiya n’agamba Baluki nti, “Nagaanibwa okugenda mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yeremiya n'alagira Baluki ng'ayogera nti, “Nsibiddwa; siyinza kuyingira mu nnyumba ya Mukama;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne ndagira Baruku nti: “Sikyakkirizibwa kuyingira mu Ssinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yeremiya n'alagira Baluki ng'ayogera nti Nsibiddwa; siyinza kuyingira mu nnyumba ya Mukama: