Jeremiah 37:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zedekiya mutabani wa Yosiya, yasikira Koniya mutabani wa Yoyakimu; Nebukadurezzari ye yamusikiza ku bwakabaka bwa Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni n’afuula Zeddekiya mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda okuba kabaka wa Yuda mu kifo kya Koniya mutabani wa Yekoyakimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Zeddekiya mutabani wa Yosiya, Nebukadduneeza kabaka w'e Babbulooni gwe yafuula kabaka mu nsi ya Yuda, n'afuga mu kifo kya Koniya mutabani wa Yekoyakimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka Nebukadunezzari ow'e Babilooni, obwakabaka bwa Buyudaaya yabuwa Zeddeekiya mutabani wa Yosiya, mu kifo kya Yehoyakiini, mutabani wa Yehoyakiimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Zeddekiya mutabaai wa Yosiya n'afuga nga ye kabaka mu kifo kya Koniya mutabani wa Yekoyakimu Nebukadduleeza kabaka w'e Babulooni gwe yafuula kabaka mu nsi ya Yuda.