Jeremiah 37:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bbanga eryo Yeremiya yasobolanga okugendanga mu bantu n'okudda mu ddembe; baali tebannamussa mu kkomera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yeremiya yali alina eddembe okujja nga bw’ayagala mu bantu, kubanga yali tannaba kuteekebwa mu kkomera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Yeremiya yayingiranga n'afulumanga mu bantu, kubanga baali tebannamuteeka mu kkomera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali sinnateekebwa mu kkomera, era nga ntambula nga bwe njagala mu bantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Yeremiya yayingiranga n'afulumanga mu bantu: kubanga baali tebaanamuteeka mu kkomera.