Jeremiah 37:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ne kijjira Yeremiya omulanzi, nga kigamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi Yeremiya nga kigamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijja eri nnabbi Yeremiya nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama Katonda wa Yisirayeli n'aŋŋamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi Yeremiya nga kyogera nti