Jeremiah 38:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bw'onogaana okwewaayo, kino kye kigambo Omukama ky'andaze:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwonoogaana okwewaayo, kino Mukama kyandaze:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bw'onoogana okwewaayo, kuno kwe kwolesebwa Mukama kwandaze,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bw'onoogaana okugenda okwewaayo, kino Mukama ky'andaze nti
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bw'onoogana okufuluma, kino kye kigambo Mukama ky'andaze: