Jeremiah 38:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
obaddamu nti: ‘Nabadde mpanjagira kabaka butanziza wa Yonatani kufiira eyo.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bagambe nti, ‘Mbadde neegayirira kabaka aleme kunzizaayo eri mu nnyumba ya Yonasaani okufiira eyo.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale n'olyoka obagamba nti, ‘N'aleeta okwegayirira kwange mu maaso ga kabaka aleme okunzizaayo mu nnyumba ya Yonasaani okufiira omwo.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
obaddamu nti obadde onsaba butakuzza mu nnyumba ya Yonataani okufiira omwo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale n'olyoka obagamba nti Naleeta okwegayirira kwange mu maaso ga kabaka aleme okunzizaayo mu nnyumba ya Yonasaani okufiira omwo.