Jeremiah 38:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeremiya n'asigala mu luggya lw'abakuumi okutuusa ku lunaku Yeruzaalemu lwe kyawambibwa. Yeruzaalemu bwe kiti bwe kyawambibwa:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeremiya n’asigala mu luggya lw’abakuumi okutuusa olunaku Yerusaalemi lwe kyawambibwa. Yerusaalemi bwe kiti bwe kyawambibwa:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yeremiya n'abeera mu luggya olw'abambowa okutuusa ku lunaku Yerusaalemi lwe kyawambibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne nsigala mu luggya lw'olubiri okutuusa ku lunaku Yerusaalemu lwe kyawambibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yeremiya n'abeera mu luggya olw'abambowa okutuusa ku lunaku Yerusaalemi lwe kyamenyebwa.