Jeremiah 38:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebedi-Meleki n'afuluma okuva mu lubiri lwa kabaka, n'agamba kabaka nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebedumeleki n’ava mu lubiri n’agenda eri kabaka n’amugamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
awo Ebedumereki n'ava mu nnyumba ya kabaka, n'agamba kabaka nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ebedumeleki n'agendayo n'agamba kabaka nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo Ebedumereki n'ava mu nnyumba ya kabaka n'agamba kabaka nti