Jeremiah 39:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mutwale, omulabirire, tomukola kabi; muyise nga ye bw'aba akusabye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mmutwale omulabirire: tomubonyaabonya wabula mukolere byonna by’ayagala.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mutwale omulabirire bulungi, so tomukola kabi; naye omukolanga era nga ye bw'anaakugambanga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mutwale omulabirire bulungi, era tomukolako kabi, naye mukolere ky'akusaba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mutwale omukuume nnyo, so tomukola kabi; naye omukolanga era nga ye bw'anaakugambanga.