Jeremiah 39:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ŋŋenda kukuwonya ku olwo, togenda kugwa mu mikono gy'abantu naawe b'otya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ndikuwonya ku lunaku olwo,’ bw’ayogera Mukama; ‘toliweebwayo eri abo b’otya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe ndikuwonyeza ku lunaku olwo, bw'ayogera Mukama, so toliweebwayo mu mukono gw'abasajja b'otya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Nze Mukama, nja kukuwonya ggwe, era sirikuwaayo mu mikono gy'abantu b'otya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ndikuwonyeza ku lunaku luli, bw'ayogera Mukama: so toliweebwayo mu mukono gw'abasajja b'otya.