Jeremiah 39:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso ga Zedekiya n'agatungulamu, n'amusiba n'enjegere ez'ekikomo okumutwala e Babiloni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nebukadduneeza n’aggyamu Zeddekiya amaaso, n’amusiba mu masamba n’amutwala e Babulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'atungulamu Zeddekiya amaaso, n'amusiba n'amasamba okumutwala e Babbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'atungulamu Zeddeekiya amaaso, n'amusiba n'enjegere okumutwala e Babilooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'aggyamu Zeddekiya amaaso, n'amusiba n'amasamba okumutwala e Babulooni.