Jeremiah 39:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakaludeya ne bookya olubiri lwa kabaka n'amayumba g'abantu abalala, ne bamenya bbugwe wa Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakaludaaya ne bookya ennyumba ya kabaka n’ennyumba z’abantu, ne bamenya n’ebisenge bya Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakaludaaya ne bookya ennyumba ya kabaka n'ennyumba ez'abantu omuliro, ne bamenyaamenya bbugwe wa Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abakaludaaya ne bookya olubiri lwa kabaka, n'amayumba g'abantu, era ne bamenya ebisenge bya Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakaludaaya ne bookya ennyumba ya kabaka n'ennyumba ez'abantu omuliro, ne bamenyaamenya bbugwe wa Yerusaalemi.