Jeremiah 4:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Embuyaga eyitiridde ku bino amaanyi eva gye ndi. Kati njatula ensala yange ku bo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
embuyaga ezisingako awo ze ziriva gye ndi. Era kaakano mbasalira emisango.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
embuyaga nnyingi, eziva ku ezo zirijja ku lwange. Kaakano nze kennyini nnaangirira emisango ku bo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Embuyaga Mukama gy'alagidde okujja, egenda kuba ya maanyi nnyo okusingawo. Kaakano Mukama yennyini, ye asalira abantu be omusango.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
embuyaga nnyingi eziva ku ezo zirijja ku lwange: kaakano nange naayogera emisango ku bo.