Jeremiah 4:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga eddoboozi lirangirira okuva e Daani; lirangirira akabi okuva mu nsozi za Efurayimu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eddoboozi lyawulirwa okuva mu Ddaani, nga lirangirira okuzikirizibwa okuva mu nsozi za Efulayimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga eddoboozi lirangirira nga lisinzira e Daani, era liraarika obubi nga lisinzira ku nsozi za Efulayimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababaka bavudde mu kibuga Daani ne mu nsozi z'e Efurayimu, okulangirira amawulire ag'akabi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga eddoboozi lirangirira nga liyima e Ddaani, era liraalika obubi nga liyima ku nsozi za Efulayimu: