Jeremiah 4:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bamwebunguludde ng'abakuumi b'ennimiro, kubanga kyanjeemera,’ Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakyetoolodde ng’abasajja abakuuma ennimiro kubanga Yuda yanjeemera,’ ” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakyetoolodde enjuyi zonna ng'abakuuma ennimiro; kubanga kyanjeemera,” bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balyebungulula Yerusaalemu ku njuyi zonna, ng'abakuuma ennimiro, kubanga abantu baakyo baajeemera Mukama. Mukama yennyini ye ayogedde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakyetoolodde enjuyi zonna ng'abakuuma ennimiro; kubanga kyanjeemera, bw'ayogera Mukama.