Jeremiah 4:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natunula, ensozi nga zinyeenya, n'obusozi bwonna nga buyuuga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Natunuulira agasozi nga gajugumira, n’ensozi zonna zaali ziyuuguuma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnalaba ensozi, era, laba, nga zikankana, obusozi bwonna ne buyuuguuma eruuyi n'eruuyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Natunuulira ensozi ne ndaba nga zikankana, n'obusozi bwonna nga bwewuuba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalaba ensozi, era, laba, nga zikankana, obusozi bwonna ne buyuuguuma eruuyi n'eruuyi.