Jeremiah 4:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natunula, nga tewakyali bantu; ebinyonyi byonna eby'omu bbanga nga bidduse.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Natunula, era laba, waali tewasigadde muntu n’omu, era n’ebinyonyi byonna eby’omu bbanga byali bidduse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'atunula, era, laba, nga tewali muntu, n'ennyonyi zonna ez'omu bbanga nga zidduse.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Natunula ne ndaba nga tewali bantu n'ebinyonyi byonna nga bibuuse bigenze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Natunula, era, laba, nga tewali muntu, n'ennyonyi zonna ez'omu bbanga nga zidduse.