Jeremiah 41:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwaddirira okutemulibwa kwa Gedaliya, era nga tewannaba n'omu akimanyiiko,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku olwaddirira Gedaliya ng’amaze okuttibwa, nga tewannabaawo akimanyiiko,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka ku lunaku olwaddirira, okuttibwa kwa Gedaliya, nga tewannabaawo muntu yenna akimanya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwaddirira nga tewannabaawo amanya kuttibwa kwa Gedaliya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka ku lunaku olw'okubiri ng'amaze okutta Gedaliya, so nga tewali muntu akimanyi,