Jeremiah 42:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abagabe bonna ab'eggye omwali ne Yokanani mutabani wa Karewa, ne Yezaniya mutabani wa Osaaya wamu n'abantu bonna okuva ku muto okutuuka ku mukulu ne batuukirira
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abaduumizi ba magye bonna, ng’ogasseeko Yokanaani mutabani wa Kaleya ne Yezaniya mutabani wa Kosaaya, n’abantu bonna okuva ku asokerwako wansi okutuuka ku akomererayo waggulu baatuukirira
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaami bonna ab'ebitongole ne Yokanani mutabani wa Kaleya ne Yezaniya mutabani wa Kosaaya n'abantu bonna abato n'abakulu ne basembera,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abakulu b'ebibinja bonna, ne Yohanaani mutabani wa Kareya, ne Yezaniya, mutabani wa Osaaya, n'abantu bonna abakulu n'abato,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abaami bonna ab'ebitongole ne Yokanani mutabani wa Kaleya ne Yezaniya mutabani wa Kosaaya n'abantu bonna okuva ku muto okutuuka ku mukulu,