Jeremiah 42:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kubagirira ekisa abasaasire, abakkirize okudda mu nsi yammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nzija kubalaga ekisa alyoke abakwatirwe ekisa, abakomyewo mu nsi yammwe.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndibawa mmwe okusaasirwa, alyoke abakwatirwe ekisa, era abaleke musigale mu nsi yammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndibawa mmwe okusaasirwa, abakwatirwe ekisa, abaleke musigale mu nsi yammwe. Nze Mukama, Nze njogedde.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndibawa okusaasirwa abasaasire, era abazzeeyo mu nsi yammwe.