Jeremiah 42:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda wo atulage ekkubo lye tuba tukwata ne kye tuba tukola.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Saba Mukama Katonda wo atubuulire gye tusaanye okulaga ne kye tusaanye okukola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda wo atulage ekkubo eritugwanira okutambuliramu, era n'ekigambo ekitugwanira okukola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Osabe Mukama atulage ekkubo lye tugwanira okukwata, era atulage kye tugwanira okukola.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda wo atulage ekkubo eritugwanira okutambuliramu n'ekigambo ekitugwanira okukola.