Jeremiah 42:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'abagamba nti: “Omukama, Katonda wa Yisirayeli, gye mwantuma okumwanjulira okuwanjaga kwammwe, kino ky'agamba:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Bw’ati bw’ayogera Mukama, Katonda wa Isirayiri, gye mwantuma okubabuuliza nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'abagamba nti, “Bw'ati bw'ayogera Mukama Katonda wa Isiraeri gye mwantuma okwanjula okusaba kwammwe nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'abagamba nti: “Mukama Katonda wa Yisirayeli gwe mwantuma okubasabira, agambye nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abagamba nti Bw'ati bw'ayogera Mukama Katonda wa Isiraeri gwe mwantuma okwanjula okusaba kwammwe mu maaso ge, nti