Jeremiah 43:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ekigambo ky'Omukama ne kijjira Yeremiya e Takupanikesi nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baba bali e Tapaneese, ekigambo kya Mukama ne kijjira Yeremiya nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijja eri Yeremiya e Tapanesi nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'aŋŋambira e Tapaneesi nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijjira Yeremiya e Tapanesi nga kyogera nti