Jeremiah 44:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeremiya n'agamba abantu bonna, abasajja n'abakazi, bonna abaali bamwanukudde batyo nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yeremiya n’agamba abantu bonna, abasajja n’abakazi n’abantu bonna abaali bamuzzeemu nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yeremiya n'agamba abantu bonna, abasajja n'abakazi, abaali bamuzzeemu nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu bonna abasajja n'abakazi abaali banzizeemu bwe batyo ne mbagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yeremiya n'agamba abantu bonna, abasajja n'abakazi, abantu bonna abaali bamuzzeemu bwe batyo, ng'ayogera nti