Jeremiah 45:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Baruku, Omukama, Katonda wa Yisirayeli, bino by'akugamba:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’ati bw’ayogera Mukama, Katonda wa Isirayiri gy’oli, ggwe Baluki nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bw'ati bw'ayogera Mukama, Katonda wa Isiraeri, eri ggwe, Baluki,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama, Katonda wa Yisirayeli agamba nti: “Baruku,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ati bw'ayogera Mukama, Katonda wa Isiraeri, eri ggwe, ai Baluki, nti