Jeremiah 46:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwala wa Misiri aliswazibwa; aliweebwayo mu mikono gy'abantu b'emambuka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwala wa Misiri aliswazibwa, aweebweyo mu mukono gw’abo abava mu bukiikakkono.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuwala wa Misiri alikwatibwa ensonyi; aliweebwayo mu mukono gw'abantu ab'omu bukiikakkono.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu b'e Misiri baswadde: bawanguddwa abantu ab'omu bukiikakkono. Nze Mukama, Nze njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuwala wa Misiri alikwatibwa ensonyi; aliweewayo mu mukono gw'abantu ab'obukiika obwa kkono.