Jeremiah 46:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama w'Amagye, Katonda wa Yisirayeli, agambye nti: “Nzija kubonereza Amoni ow'e No, ne Faraawo, ne Misiri ne balubaale be, na bonna abamwesiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri, agamba nti, “Nnaatera okuleeta ekibonerezo ku Amoni katonda w’e Tebeesi, ne ku Falaawo, ne ku Misiri, ne ku bakatonda be, ne ku bakabaka be, ne ku abo abeesiga Falaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama w'eggye, Katonda wa Isiraeri, ayogera nti, “Laba, ndibonereza Amoni ow'e No, ne Falaawo, ne Misiri ne bakatonda be ne bakabaka be; Falaawo n'abo abamwesiga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Nnannyinimagye, Katonda wa Yisirayeli agamba nti: “Nja kubonereza Ammoni lubaale w'e Tebesi, awamu ne Misiri, ne balubaale ne bakabaka baamu. Nja kubonereza kabaka wa Misiri, ne bonna abamwesiga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama w'eggye, Katonda wa Isiraeri, ayogera nti Laba, ndibonereza Amoni w'e No, ne Falaawo, ne Misiri ne bakatonda be ne bakabaka be; Falaawo n'abo abamwesiga: