Jeremiah 46:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani oyo atumbiira nga Kiyira, ng'emigga egy'amazzi agabimba?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ani oyo ayimuka ng’omugga Kiyira, ng’emigga egy’amazzi agabimba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ani ono asituka nga Kiyira, ng'emigga egy'amazzi agaalaala?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani ayambuka nga Kiyira omugga ogw'amazzi agaalaala?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani ono agolokose nga Kiyira, amazzi ge geesuukunda ng'emigga?