Jeremiah 47:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ekyajja eri Yeremiya omulanzi nga kikwata ku Bafilisitiini, Faraawo bwe yali nga tannalumba Gaza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye kigambo kya Mukama Katonda ekyajjira nnabbi Yeremiya ekikwata ku Bafirisuuti nga Falaawo tannalumba Gaza nga kigamba nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kya Mukama ekyajja eri Yeremiya nnabbi, ekikwata ku Bafirisuuti, Falaawo nga tannakuba Gaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga kabaka wa Misiri tannalumba Gaaza, Mukama n'ayogera nange ku Bafilistiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo kya Mukama ekyajjira Yeremiya nnabbi eky'Abafirisuuti, Falaawo nga tannakuba Gaza.