Jeremiah 47:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nno kiyinza kitya okuweera ng'Omukama akiragidde, ng'akitumye okulumba Asukeloni n'olubalama lw'ennyanja?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kiyinza kitya okuwummula nga Mukama y’akiragidde, ng’akiragidde okulumba Asukulooni n’olubalama lw’ennyanja?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kinaawummula kitya nga Mukama akiragidde okukola! Okulumba Asukulooni era n'olubalama lw'ennyanja.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kinaawummula kitya nga nkiragidde okukola! Nkiragidde okulumba Asukelooni n'olubalama lw'ennyanja.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyinza otya okutereera, kubanga Mukama aliko ky'akukuutidde? akiragidde okulwana ne Asukulooni n'ettale ly'ennyanja.