Jeremiah 48:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Avumirirwe alagajjalira omulimu gw'Omukama; avumirirwe atiisa ekitala kye omusaayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Akolimirwe oyo agayaalira omulimu gwa Mukama Katonda. Akolimirwe oyo aziyiza ekitala kye okuyiwa omusaayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akolimiddwa oyo akola omulimu gwa Mukama ng'atenguwa, era akolimiddwa oyo aziyiza ekitala kye okuyiwa omusaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo akolimiddwa agayaalirira omulimu gwa Mukama! N'oyo akolimiddwa aziyiza ekitala okuyiwa omusaayi!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akolimiddwa oyo akola omulimu gwa Mukama ng'atenguwa, era akolimiddwa oyo aziyiza ekitala kye mu musaayi.