Jeremiah 48:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Muguma mutya okugamba nti: ‘Tuli bazira, tuli ba maanyi mu ntalo’?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oyinza otya okugamba nti, ‘Tuli balwanyi, abasajja abazira mu ntalo?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwogera mutya nti, “Tuli basajja ba maanyi era abazira mu kulwana?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abasajja b'e Mowaabu, lwaki mweyita ab'amaanyi era abazira mu kulwana?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwogera mutya nti Tuli basajja ba maanyi era basajja bazira okutwana?