Jeremiah 48:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuzikirira kwa Mowabu kusembedde; akabenje ke kajja kujja mangu nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Okugwa kwa Mowaabu kusembedde; akabi katuuse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obuyinike bwa Mowaabu bunaatera okutuuka, n'ennaku ze zanguwa mangu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akabi kasemberedde Mowaabu! Okuzikirira kwayo, kuli kumpi okutuuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obuyinike bwa Mowaabu bunaatera okutuuka, n'ennaku ze zanguwa mangu.